Ebifa ku Ssiga

Essiga lya Lutalo e Buyijja Mawokota

Essiga lino liri mu Kika ky'Endiga. Omuziro gwe Ndiga, akabbiro Mpologoma. Embuga eri Katabuulwa – Buyijja, Mawokota.

Olw'okukuuma obuwangwa bwaffe n'ennono ku lw'abaliwo nabaliddawo.

Obukulembeze

Lutalo owe 12 ye Ggubya James Bennett Sserunkuuma Serwabwe, eyatuuzibwa nga 25.5.2024. Katikkiro ye Kyobe Francis.

Obukulembeze obulala: 14 · Abawandiisidde: 37 · Emituba: 17.

Okwewandiisa

Osobola okwewandiisa ng'omuzzukulu. Olukiiko lwe ssiga lujja kukakasa ekiwandiiko kyoo nga bwe kirabika ku lupapula lwa members.

Ebyafaayo · Emituba · Media · Enkiiko